Tulina esanyu lingi ddala olwaleero bwe tukyaziza Omumbejja Nassolo Joan Kagere okuggulawo olusisiira lwe obyo’ bulamu. Omutanda yasiima entekateeka eno ebereewo olwaleero wano ku somero lyaffe.
Abantu bangi okuva mubitundu ebyenjawulo bakulumulukuse okujja okwekebeza obulwadde bwa Nalubiri no bulala omuli ne Hepatitis B.
Twebaza nnyo aba Wobulenzi Rotary Club okuwoomamu omutwe mu ntekateeka eno.
SSabasajja Kabaka Awangaale……….