Banange Omutanda Ssabasajja Kabaka Yasiimye okujaguza amazalibwage agomulundi guno mu Saza lye’ Bulemeezi wano kusomero lyaffe nga 13 April 2019. Tuli bamukisa nnyo okutuuka ku kula lino. Awangaale Ssabasajja.#NOSA
WORK IN PROGRESS
CONSTRUCTION OF A NEW CLASSROOM BLOCK This block will help us to create a comfortable conducive environment for our learners.